Jump to content

Nambiso ne Namba (Numerals and numbers)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Template:Charles Muwanga

Ennamba n’ennambiso (Numbers & Numeracy)

Sooka omanye bino

(a) Ekikolwa eky’okubala (counting) kyetaagisa obubonero n’amannya gabwo.

(b) Namba ly’erinnya ly’obubonero obukozesebwa okubala mu ttabi ly’ekibalangulo eriyitibwa “ekibaririzo” (arithmetic). Obubonero buyitibwa “nambiso’ (numerals).

(c) “Namba” ye namunigina(unit) omubalanguzi gye yeyambisa ng’akola okubalangula kwe okwa buli kika mu sessomo ly’ekibalangulo.