Napooleon Bonapat

Bisangiddwa ku Wikipedia
Napooleon Bonapat (1806)
Kabaka Napooleon I.

Napooleon Bonapat (Napoléon Bonaparte) (15. o'gwomunaana 1769-5. o'gwoogutaanu 1821) mukusooka

Napoleone Buonaparte yeyali koonsuli wa Bufaransa eyasooka okuva ku mwaaka 1799 ate naaba kabaka Napooleon I okuva 18. o'gwokutaanu 1804 paka 6. o'gwomunaana 1814. Nga achaali wa'maanyi Napooleon yafuga chenkana Bulaaya yonna. Kaakano nga ettaka lye,amajjege naabantu be anga bebasiinga obuungi mu bulaaya yonna. Mu olutalo lwa Waterloo Napooleon baamusiba era ne bamutuulwa ku chizinga cha Saint Helena eyo jeyafiira.

Bulaaya mu biseera bya Napooleon[kyusa | edit source]

Napooleon bwe yabeerera mu maje, Bulaaya yalimu ensi nga 300 ezeefuga. Mu bunen Rwasha enga yeezisiinga ne kuddako Swiiden. Kaakano Bufaransa yalimu abantu obukadde 28, Bugereza obukadde kumi. Napooleon bweyataandikira okukurira amaje ga Bufaransa e Yitale, Bulaaya yali yeekutuddemu ebituundu bibiri, mukituundu ekimu abwagira Bufaransa ante mukirala abajiwakanya.