Jump to content

OKUMEZESA ENDOKWA Z'EMITI N'OKUZIRABIRIRA

Bisangiddwa ku Wikipedia
Tree planting

1, ENYANJULA Oluvanyuma lw'okulaffubana kwa Gavumenti eya wakati, eya Buganda awamu n'ebitongole ebyo bwa nakyeewa naddala ekya SCC-VIA Agro Forestry prLyaoject mu Masaka, Rakai, ne Lyantonde, abantu balabye nga ddala bali mu katyabaga ak'obutonde bwensi okwonooneka. Wano kwekusalawo baffungize nate basobole okuzaawo embeera nga bweyalinga edda. Okusimba emiti ly'erimu ku makubo ag'okweyambisa mukukuzaawo obutonde bwensi obweyagaza o kusinziira ku migaso egiva mu miti omuli; a.1 Egimu ku migaso gy'miti. EMBAAWO [Emisizi,emivule,Grevelle a,podo n'milala] ]

Ebibala [emiyembe,amapeera,ovakado,emichungwa]
Eddagala[Ekiffabakazi,moringa,neemtree,Nnyambalazittonnya.......]

Okuzza obujjimu mutaka [omuzibandegeya, calliandra,emituba,ssettala ]

Okunyiriza olugya [Kalivario,nkalati,ak'amadaala.....]
Ebikome mu birime [Emisizi,emigavu,emituba,sesbania........]
Emmere y'ebisolo [Emisasa,calliandra,sesbania......]
 Wano wetulabidde nga buli muntu asaanye abeere ng'amanyi okwemwreza endokwa n'endabirira yonna ekwata ku kusimba emiti.
2 .o ENTEEKATEEKA Y'OKUMEZA EMITI MU BUSIRI [Nursery Establishment]
Nursery[ tujja kukigandawaza nti Nasale] kye ki.
Ebirime byonna, okufaannanako  ng'omuntu nga bikyaali bito byetaaga okwegenndereza.
N'olwennsnga eyo ,kyetaaagisa okubirabirira mu kifo eky'enjawulo ekimanyiddwa nganursery.

ENSIGO Kirungi omulimi asimbe ensigo ennungi ezisobola okumera obulungi.Wewale ensingo endwadde osobole okufuna endokwa ennamu obulungi. OKUSIMBA . ENSINGO zibikke ettaka erisaanidde okusinziira ku bunene bwaazo era ziwe amabanga agamala bwekiba kisoboka minyiriri.Osobola okusimba obuterevumu bukopo oba wansi ku taka egyerere AMAZZI.

Fuba okuluba  nti olina amazzi agasobola  okukuza emiti,endokwa .
Kyandibadde kirungi nofuna ekifo  ekiriranye amazzi ag'ensulo oba omugga

Ekyokwetegereza. AKASIRI K'OKUMEREZAMU ENSINGO KANO KAZIMBEKO EKISIKIRIZE ERA NGA KINO KIKOLEBWA okusinziira ng'enjuba bwetambula , endondo enyimpi zibeera ku luuyi olw'ebugwanjuba.

EBIKOZESEBWA [TOOLS]. 1. Ekitiiyo. 2.Akakumuuta ettaka. 3.Ejjambiya. 4.Ekifukirira [watering can] 5.Emigogo/ebibawo. 6.Obuveera /ebyaayi emisumaali/akagoogwa 7.Essubi /ebiwempe 8.Ettaka 9.Omusenyu 10.Ensigo 11.Emiti/obuti 12.Amazzi [water source]. NGA omaze okukola ebyo.otandika enimiroyo olwo notandika okurabilira bed yo bwekiba kwakyeya oyinza okusimako obusasaro ku bed yo no'lwekyo notandika okurabirira obulungi.

KANKOME AWO MBADE SALONGO SSALI GODFREY