Rose Obinga
Endabika

Rose Obinga munnayuganda nga munabyabufuzi era mmemba wa palamenti . Yalondebwa mu ofiisi ng'omubaka omukyala okukiikirira disitulikiti y'e Terego mu kulonda kwawamu mu Uganda okwa 2021 .
Mmemba w’ekibiina ekiri mu buyinza ekya National Resistance Movement .