Jump to content

Ssemaduuka za Quality

Bisangiddwa ku Wikipedia
supermarket

Ssemaduuka za Quality muyungano gwa zi ssemaduuka mu Uganda.

Ekifo wesangibwa

[kyusa | kolera mu edit source]

Ekitebe ekikulu kya ssemaduuka za Quality kisangibwa ku Martin Road, Kamapala mukadde, mu Kampala wakati, mu ntabiro ya bizinensi. Ekitebe kya ssemaduuka eri mu 0°19'00.0"N, 32°34'12.0"E (Latitude:0.316667; Longitude:32.570000).[1]


Ofiisi za Quality Supermarket enkulu zisangibwa ku 4 Martin Road, kampala mukadde, Kampala Central Division,wakati mu disitulikiti y’ebyobusuubuzi.

Ekifo werisangibwa

[kyusa | kolera mu edit source]

Wofiisi za Quality Supermarket enkulu zisangibwa ku 4 Martin Road, Kampala mukadde, mu kibuga Kampala wakati, disitulikiti y'ebyobusuubuz .

Omuyungano gwa ssemaduuka guddukanya ssemaduuka nnya mu Uganda, esangibwa mu Kampala, ekibuga ekikula ekya Kampala. Uganda y'ensi eyookusatu mu zisinga ebyenfuna mu mukago gwa East Africa. Ssemaduuka za Quality ye ssemaduuka esinga obunene eziddukanyizibwa wano mu ggwanga. Yatandikibwawo mu 1980, eddukanyizibwa famire era eddukanyizibwa famire eyatandikawo omuyungano guno.[2]

Okuva mu gwomunaana gwa 2014, ssemaduuka ekyalina amatabi gano:

Obwannannyini

[kyusa | kolera mu edit source]

Ssemaduuka za Quality kampuni z'obwannannyini mu Uganda. Okuva mu gwomunaana gwa 2014 okutuuka leero, ebikwata ku migabo mu kampuni tebimanyiddwa kiwanvu.

Template:Columns-listKampala

Shoprite

Nakumatt

Tuskys

Uchumi

Capital Shoppers

Uganda Economy

Uganda Supermarkets

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. https://en.wikipedia.org/wiki/Kampala_Hill
  2. UOWD, . (12 January 2012). "Top Ten Supermarkets In Kampala". Uganda Radio Network (URN). Archived from the original on 12 August 2014. Retrieved 12 August 2014.{{cite web}}: CS1 maint: numeric names: authors list (link)