Jump to content

Survival of the Fattest (okunyigiriza Kwa Nagwano)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Survival of the Fattest (Okunyigiriza kwa Nagwano) ekibumbe kino kyakalenzi kanywalufu oba kayite akayala,nga kakongoze ekkazi linagwadda era ekibumbe kino nakyo kyakolwa Jens Galschiøt,ne Lars Calmar,mu 2002, nga kabonero akalaga obutenkaya mungabana yebikozesebwa munsi eno.

in China 2005

Ekibumbe no Bubonero[kyusa | edit source]

Mitta 3.5 obuwanvu bwekibumbe kino nga kyakolwa mukikomo mumwaka 2002 era kiraga ogukazi gunagwadda nga Guzungu ngagukongojebwa akalenzi akayala ennyo era nga ko kava munsi zabakadugala oba Abafirika.Gunagwano guno ngagukute minzani mumuno gwagwo ogwadyo akbonero akalaga obwenkanya,naye guzibiriza amasso okwefura nampurilazibi okutwarila amateeka mungalo nokweyagariza gwogwoka. Ekibumbe kino kisindika obubaka eri babinyonkondo munsi yonna,era nokwongera okujukiza banagwano mukuvabira kwebavabiramu ngate eliyo,abelya enkuta no kuffa munsi ezikyakula.Kubutalibwenkanya nkungabanya yebikozesebwa munsi,abazungu munsi zabwe bali bulungi nnyo,era banyigiriza nnyo abavu mubyensubuligana munsi.Ensi engagga zibinika omusolo kubye baguza abavu ate bo'bwebatuka okugula nebabagyerega nga babagula obussente butuno nnyo.[1]

Omwoleso ku COP15[kyusa | edit source]

Mu 2009 ku (cop15) kyekyasilisidwa wali wagulu ekigwayo nti"15th Climate Change Conference"ogwo gwali mwoleso ogwomulungi ogwekuumi netaano(COP15), Jens Galschiot yayolesa ekibumbe ekilala mumannya SevenMeters(Mitta Musanvu),naye nga "Survival of the Fattest" (Okunyigiriza kwa Nagwano)kyekyasinga okwata abantu omubabiro. Survival of the Fattest(Okunyigiriza Kwa Nagwano) kyatekwa kumwalo gwa Copenhagen,okurilana ekibumbe ekimanyidwa ennyo eDenmark ekiyitibwa next to"The Little Mermaid".Ekibumbe "The Little Mermaid"kyakolwa ngabasinsira ku lugero lwo mussajja omuwandisi we ngero omu Denmark ayitibwa Hans Christian Andersen. "The Little Mermaid"kyafuka kijukizo kyansi ya Denmark era nga kigambibwa nti buli mwaka kirabwa abalambuzi abawera akakade akalamba. Okuteeka ekibumbe kino mumazzi next to The Little Mermaid, Galschiot yali mukakafu nti eno manduso okutwala obubaka bwe bweyayisa mukibumbe kye, eri ensi yonna.Ekikolwa kino kyasisimula abatesa era nebatandika okutunurila ebigendelerwa byensi zinagwadda mu lukiko lwe nkyukakyuka zobudde munsi"Climate Change".[2]

Laba Nawano[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]