Talk:Endagabwolekero
Tandikawo emboozi endalaEndabika
Bukiikaddyo oba Amambuka?
[kolera mu edit source]Mbadde ndowoza 'north' ne 'south' bulijjo ziri "mambuka" ne "maserengeta". Ndowoza waliwo ensobu wano. Genda ku tekawo "mambuka" ne 'maserengeta' nga amannya amalala, naye, ndowozo tulina okuzikyuusa. Ebya bukiikakono owa buvanjuba nzitegeera, kubanga oweta otyo ng'oyagala kufuna edagabwolekero awo naye "Mambuka" ne "Maserengeta" mannya ddala. Pintert3 (talk) 22:10, 6 Gwamwenda 2020 (UTC)