Template:Featured Article of the day
Appearance
Amelia Anne Kyambadde Munnabyabufuzi mu Uganda. Ye Minisita w’Ebyobusuubuzi, Amakolero n’Ebibiina by’obwegassi mu Gavumenti ya Uganda.Yalondebwa ku bukulu obwo nga 6 Ogwomukaaga 2016. Yaweerezaako nga Minisita w’Ebyobusuubuzi n’Amakolero wakati wa 27 Ogwokutaano 2011 ne nga 6 Ogwomukaaga 2016.
Yalya ekifo kino ng’asikira Kahinda Otafiire, ayali alondeddwa nga Minisita w’ebyamateeka ne Ssemateeka. Amelia Kyambadde era mubaka mu Paalamenti ya Uganda akiikirira abantu b’omu Bukiikakkono bw’essaza ly’e Mawokota mu disitulikiti y’e Mpigi Ebirimu