User:Nalumansi tinah

Bisangiddwa ku Wikipedia

==ENKUZA Y'ABAANA== enjawulo eri wakati w'enkuza ya baana bakakati ne mirembe gya bajjajja ffe. nsoma mu bitabo n'okusinzira kwe byo ebyangambwa abansingako nti eda abaana basomesebwa nga bajjajja bwe,bakitabwe ,bassenga ne bamaama.batugamba nti buli omu yalina obuvunanyizibwa ku mwana era abaana babonerezebwanga buli muntu yenna mu kitundu.mbu abaana bakula nga bakimanyi nti singa ozza omusango omuntu yenna aba waddembe okukubonereza. esangi zino ebintu byakyuka kekatutanda n'ogamba ku mwana weggwanga oba oketyabide ke bagamba akalimu obuwuka(akakku anti omanyi nawe singa otyaba olukku olulimu obuwuka luyinza okulema okwetika).munnange nno ensangi zino omwana waleero tagambwako oyina mutwala nga kyatikka. ===Emigaso egiri wakati w'enkuza y'abaana b'edda ne y'aleero=== oliwaddembe naawe okuwandiika esonga yo;kuba ffenna twetaga okumanya gwe nga bw'okiraba bwoba tosobodde simusango gyakwongerezako olulala mukama atakumira mpeera akuumme okutuusa olundi.