Zomura Manezo

Bisangiddwa ku Wikipedia

Zomura Manezo munnabyabufuzi munnayuganda era mmemba wa palamenti. Yalondebwa mu ofiisi nga Mmemba omukyala okukiikirira disitulikiti y'e Obongi esangibwa mu bitundu by'omumambuka ga Uganda mu kulonda kwa bonna mu Uganda okwa 2021 .

Ono mmemba w’ekibiina ekiri mu buyinza ekya National Resistance Movement .

Laba ne[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]