Agnes Acibu

Bisangiddwa ku Wikipedia

Agnes Acibu munayuganda munnabyabufuzi mu Uganda era mmemba wa palamenti . Yalondebwa mu ofiisi nga Member omukyala okukiikirira disitulikiti y'e Nebbi mu kulonda kwa bonna mu Uganda okwa 2021 .

Mmemba w’ekibiina ekiri mu buyinza ekya National Resistance Movement .

Mu palamenti ey’ekkumi n’emu, aweereza ku kakiiko akavunaanyizibwa ku siriimu n’ensonga ezikwatagana nabyo.

Laba ne[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]