Jump to content

Aisa Black Agaba

Bisangiddwa ku Wikipedia
Aisa Black Agaba
omuntu
ekikulamukyala Kyusa
ensi y’obutuuzeYuganda Kyusa
omulimumunnabyabufuzi Kyusa

Agaba Aisa Black Munnayuganda, munnabyabufuzi era mubaka wa Palamenti. Akiikirira abantu b’e Bugangaizi ow'ebuvanjuba mu Disitulikiti y’e Kakumiro ng’omukiise wa konsityutyuwensi (MP) mu palamenti ya Uganda.[1][2][3][4]

Agaba mmemba mu kibiina kya National Resistance Movement (NRM) ekibiina ekikulemberwa Yoweri Kaguta Museveni pulezidenti wa Uganda. Yawangula eyali omubaka wa Palamenti Twinamatsiko Onesmus mu kamyuufu ka NRM ne mu kulonda kwa Uganda okwabonna okwa 2021.[5][6][7][8]

Mu palamenti ya Uganda, Agaba aweereza ku bukiiko bubiri okuli akakwata ku by'okuzimba n’eby’enfuna by’eggwanga.[9]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Agaba Aisa - 2021 General Election - Visible Polls". visiblepolls.org (in Lungereza). Retrieved 2022-04-07.
  2. Tushabe, Nasa (2021-01-18). "Full List of Winners and Losers of 2021 Member of Parliament Elections". The Pearl Post (in American English). Archived from the original on 2022-03-08. Retrieved 2022-04-07.
  3. Hon. Agaba Aisa taking parliamentary oaths (in Lungereza), retrieved 2022-04-07
  4. "Parliament Swearing in Day two: who is on the list". Bukedde (in Lungereza). Archived from the original on 2022-04-07. Retrieved 2022-04-07.
  5. "AISA AGABA, Aspiring Woman MP 2021-2026, BUGANGAIZI EAST". www.ugandadecides.com (in Lungereza). Retrieved 2022-04-07.
  6. "Kakumiro records high voter turnout". New Vision (in Lungereza). Retrieved 2022-04-07.
  7. Tumusiime, Alex. "Chaos As Kibaale NRM Results Are Announced". Uganda Radio Network (in Lungereza). Retrieved 2022-04-07.
  8. "Battleground constituencies to watch in NRM primaries". Monitor (in Lungereza). 2020-08-31. Retrieved 2022-04-07.
  9. "AISA AGABA, Aspiring Woman MP 2021-2026, BUGANGAIZI EAST". www.ugandadecides.com (in Lungereza). Retrieved 2022-04-07.