Jump to content

Aisha Kabanda

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Nalule Asha Aisha kabanda Muna Uganda era Munabyabufuzi akyikirira Abakyaala mu paalamenti abe Butambala ku ttikiti ya National Unity Platform.[1][2]

Ebikwata ku bulamu bwe.[kyusa | edit source]

Aisha Kabanda mufumbo era omwami ye Omar Kalinge-Nnyago, omunonyereza era akulira ebyokusoma mu Uganda's Wasafiri consulting firm. Balina abaana kumi.[3]

Emirimu gye.[kyusa | edit source]

Aisha Kabanda yatandika emirimu gye nga Kamisona wa Kampala Resident City. Ekifo kyeyasuulawo neyegatta ku kuvuganya mukalulu k'okukyikirira Abakyaala ba Disitulikiti ye Butambala mu Paalamenti mu 2021.[4] Yaamyuka omuwandiisi omukulu mu National Unity Platform.[5] Kabanda mufumbo era mwami ye Omar Kalinge Nyango.[6]

Laba nabino[kyusa | edit source]

National Unity Platform

List of members of the eleventh Parliament of Uganda

Ebikuyunga kubitali wano[kyusa | edit source]

Butambala District local government

Ebijuliziddwamu.[kyusa | edit source]

  1. https://ugandaradionetwork.net/story/aisha-kabanda-wins-butambala-woman-mp-seat-
  2. https://visiblepolls.org/ug/2021-general-election/candidates/nalule-asha-aisha-kabanda-10214/
  3. https://www.newvision.co.ug/articledetails/106282
  4. https://www.newvision.co.ug/articledetails/1331570
  5. "Archive copy". Archived from the original on 2023-09-28. Retrieved 2024-03-23.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  6. https://www.newvision.co.ug/articledetails/106282