Andrew Mwesigwa
Andrew Mwesigwa yazaalibwa nga 24 Ogwokuna, 1984 nga Munnayuganda eyali omuzannyi w'omupiira ku y'eggwannga eyazannya nga nga omuzibizi.
Emirimu gye
[kyusa | edit source]Emirimu gye mu kiraabu
[kyusa | edit source]Mwesigwa yatandika okusamba omupiira mu 2002 mu ttiimu ya Villa SC, nga tanaba kugenda mu kiraabu y'eggwanga Iceland eyitibwa ÍBV mu 2006.[1]
Oluvannyuma lw'okumala sizoni ya 2010 ne ttiimu mu ggwanga lya China emannyikiddwa nga Chongqing Lifan, mu Gwokubiri 2011, yateeka omukono kundagaano ya myaka ebbiri mu liigi y'eggwanga lya Kazakhstan eya babinywera emannyikiddwa nga FC Ordabasy.[2]
Mu Gwokubiri, 2013, Mwesigwa yayongerayo endagaano ye ne Ordabasy,[3] oluvannyuma lw'okuwangula empaka za Kazakhstan Super Cup ng'ali nabo mu 2012.[4] Mwesigwa yayabulira Ordabasy mu Gwekumineebiri mu 2014.[5]
Mu Gwokutaano 2015, kyali kigambibwa nti Mwesigwa yali atadde omukono kundagaano yamyaka esatu ne kiraabu ya Bidvest Wits ey'ekibinja ekyababinywera mu South Afrika,[6] naye enteseganya zaagaana okuyitamu era Mwesigwa teyateeka munkono kundagaano mu Bidvest Wits.[7]
Oluvannyuma mu 2015, Mwesigwa yazannyira Yenicami Ağdelen mu KTFF Süper Lig,[8] nga tanaba kulekulira mu Gusooka, 2016.[9]
Oluvannyuma lw'okulekulira Yenicami Ağdelen, Mwesigwa yagenda okugezesebwa mu kibinja ekisooka ekiyitibwa V.League 1 mu kiraabu ya Hà Nội,[10] nga mu 2016, yagenda mu Ho Chi Minh City nebagituuma Sài Gòn F.C.[11] Yamala sizoni ya 2016 ne kiraabu ya Sài Gòn, nga yabazannyira emipiira gya liigi 23.[12]
Mu Guwooka, 2017, Mwesigwa yagenda okugezesebwa mu kiraabu ya FC Ordabasy.[13]
Emirimu gye ku y'eggwanga
[kyusa | edit source]Mwesigwa yasooka okuzannyira ttiimu y'eggwanga eya Uganda mu 2003.[1]
Ebibalo bye gy'azze asambira
[kyusa | edit source]Kiraabu
[kyusa | edit source]Kiraabu | Sizoni | Ligii | Ebikopo | Ewalala | Omuwendo | |||||
---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|
Ekibinja | Emipiira gy'eyabazannyira | Ggoolo zeyabateebera | Emipiira gyeyabasambira | Ggoolo zeyateeba | Emipiira gyeyabazannyira | Ggoolo gyeyabazannyira | Emipiira gyeyabazannyira | Ggoolo zeyateeba | ||
ÍBV | 2006 | Úrvalsdeild | 15 | 0 | – | – | – | – | 15 | 0 |
2007 | 1. deild karla | 17 | 0 | – | – | – | – | 17 | 0 | |
2008 | 15 | 1 | – | – | – | – | 15 | 1 | ||
2009 | Úrvalsdeild | 15 | 0 | – | – | – | – | 15 | 0 | |
Omugate | 62 | 1 | 0 | 0 | 0 | 0 | 62 | 1 | ||
Chongqing Lifan | 2010 | Chinese Super League | 8 | 1 | – | – | – | – | 8 | 1 |
Ordabasy | 2011 | Kazakhstan Premier League | 30 | 1 | 5 | 0 | 0 | 0 | 35 | 1 |
2012 | 22 | 3 | 2 | 0 | 5 | 0 | 29 | 3 | ||
2013 | 26 | 1 | 0 | 0 | 0 | 0 | 26 | 1 | ||
2014 | 22 | 2 | 0 | 0 | 0 | 0 | 22 | 2 | ||
Omugate | 100 | 7 | 7 | 0 | 5 | 0 | 112 | 7 | ||
Yenicami Ağdelen | 2015–16 | KTFF Süper Lig | 13 | 0 | – | – | – | – | 13 | 0 |
Sài Gòn | 2016 | V.League 1 | 23 | 0 | – | – | – | – | 23 | 0 |
Zonna omugate ng'azannya | 206 | 9 | 7 | 0 | 5 | 0 | 218 | 9 |
Ku ggwanga
[kyusa | edit source]Ttiimu y'eggwanga lya | ||
---|---|---|
Omwaka | Emipiira gyeyagizannyira | Ggoolo z'ateebye |
2003 | 1 | 0 |
2004 | 3 | 0 |
2005 | 3 | 0 |
2006 | 3 | 0 |
2007 | 6 | 0 |
2008 | 6 | 1 |
2009 | 9 | 1 |
2010 | 7 | 2 |
2011 | 8 | 1 |
2012 | 6 | 1 |
2013 | 5 | 0 |
2014 | 12 | 0 |
Omugate | 69 | 6 |
Ggoolo zze ku ttiimu y'eggwanga International goals
[kyusa | edit source]- Olukalala lwa ggoolo n'ebyava mu muwendo gwa ggoolo za Uganda mu kusooka.[1]
Namba | Enaku z'omwezi | Ekifo | Gwebaali bazannya | Engeri gyegwagwaamu | Ebyavaamu | Empaka |
---|---|---|---|---|---|---|
1. | 14 Ogwokumineebiri 2002 | Addis Ababa Stadium, Addis Ababa, Ethiopia | Sudan | 1–2 | 1–2 | Empaka eziwakanirwamu amawanga okuva mu buvanjuba ne mu masekati ga Afrika mu 2004 |
2. | 14 Ogwomukaaga 2008 | Mandela National Stadium, Kampala, Uganda | Angola | 2–0 | 3–1 | Empaka z'okusunsula abali etaba mu kikopo ky'ensi yonna mu 2010 |
3. | 11 Oguwooka 2009 | Mandela National Stadium, Kampala, Uganda | Burundi | 2–0 | 5–0 | Empaka za 2008 ezeetabibwaamu amawanga okuva mu masekati ne mu Buvanjuba bwa Afrika |
4. | 4 Ogwomwenda 2010 | Mandela National Stadium, Kampala, Uganda | Angola | 2–0 | 3–0 | Empaka za 2012 ez'okusunsula abaali bagenda okwetaba mu kikopo ekivuganyizibwaamu amawanga ga Afrika |
5. | 5 Ogwekumineebiri 2010 | National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania | Kenya | 2–0 | 2–0 | Empaka za 2010 ezeetabibwamu amawanga okuva mu masekati ne mu Buvanjuba bwa Afrika. |
6. | 8 Ogwekumineebiri 2011 | National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania | Tanzania | 1–1 | 3–1 (a.e.t.) | Empaka za 2011 ezeetabibwamu amawanga okuva mu masekati ne mu Buvanjuba bwa Afrika. |
7. | 16 Ogwomukaaga 2012 | Mandela National Stadium, Kampala, Uganda | Congo | 1–0 | 4–0 | Empaka za 2013 z'okusunsula abaali bagenda okwetaba kikopo ekiwakanirwa amawanga ga Afrika |
Byeyawangula
[kyusa | edit source]- ÍBV
- 1. deild karla (1): 2008[13]
- Ordabasy
- Ekikopo ky'e Kazakhstan (1): 2011[13]
- Empaka za Kazakhstan Super Cup (1): 2012[13]
Ebijuliziddwaamu
[kyusa | edit source]- ↑ 1.0 1.1 1.2 http://allafrica.com/stories/201102110097.html
- ↑ http://allafrica.com/stories/201102110097.html
- ↑ http://www.kawowo.com/index.php/football/item/14862-mwesigwa-signs-contract-extension.html
- ↑ http://www.newvision.co.ug/news/629576-mwesigwa-wins-super-cup-final.html
- ↑ http://sports.kz/news/endryu-mvesigva-pokinul-ordabasyi
- ↑ http://www.kawowo.com/index.php/football/item/21931-bidvest-wits-sign-mwesigwa-on-three-year-deal.html
- ↑ https://web.archive.org/web/20160204115028/http://www.kickoff.com/news/57047/bidvest-wits-fail-to-agree-terms-with-andrew-mwesigwa
- ↑ http://www.soka25east.com/uganda-cranes-international-defender-andrew-mwesigwa-stars-in-yenicamis-0-3-win-over-bogazici/
- ↑ http://www.kktcmedya.com/h8931-andrew_mwesigwa_yenicami_den_ayriliyor.html
- ↑ https://web.archive.org/web/20160202052234/http://hanoifc.vn/clb-ha-noi-thu-viec-doi-truong-dt-uganda-n4126.html
- ↑ https://web.archive.org/web/20171114093102/http://www.vnleague.com/vdqg-vleague/thong-bao/6732-VPF-ban-hanh-Thong-bao-chinh-thuc-ve-viec-doi-ten-cua-CLB-Ha-Noi.html
- ↑ http://allafrica.com/stories/201102110097.html
- ↑ 13.0 13.1 13.2 13.3 http://www.sports.kz/news/mvesigva-na-prosmotre-v-ordabasyi
- ↑ 14.0 14.1 Template:NFT player
- ↑ Template:Soccerway