Grace Nakibaala

Bisangiddwa ku Wikipedia

Grace Nakibala (yazaalibwa mu mwaka gwa 1990) Munnayuganda omutandisi eyatandikaw ekitongole kya PedalTap company. Emisomo gye egya Siniya ye yagisomera ku Gayaza High School oluvannyuma neyegatta ku tendekero lya College of Engineering Design Art and Technology (CEDAT) ku Yunivasitte y'eMakerere okukola Diguli ya Sayanis mu by'Obuzimbi (Architecture).

Obulamu bwe[kyusa | edit source]

Grace Nakibala mukulembeze wa ttiimu ya PedalTap innovation, eri hands-free, foot-operated water-dispensing device eyakolebwa okukakanya ensaanya ye ndwadde ezisaasanibwa obuwuka bwa bakitiiriya, vayirasi ne fungi eza infectious disease era n'okukereza amazzi.[1] Era ye mutandisi wa "EpiTent", ezimbe ekyenkalakalira ekikozesebwa mu humanitarian emergencies.[2]

Byafunye ne bye bamutikidde[kyusa | edit source]

Grace Nakibala awangudde engule eziwelako era yakiikirila PedalTap mu Next Einstein Forum Global Gathering mu 2018

  • Team lead PedalTap Innovation
  • Winner of Africa Innovation Challenge in 2017[3]
  • Winner of the Johnson and Johnson award in March 2017[4]

Ebijulizidwaamu[kyusa | edit source]