Harriet Ntabazi

Bisangiddwa ku Wikipedia

  Harriet Ntabazi (yazaalibwa 11 Nenvu 1974) munnanyuganda munnabyabufuzi. Yalondebwa nga minisita omubeezi ow'ebyobusuubuzi mu kabinenti ya Uganda nga 6 Ogwomusanvu 2016.[1] Wabula, okulondebwa kwe kwagaanibwa akakiiko ka paalamenti akasunsula abantu ababeera balondeddwa Pulezidenti.However, her appointment was rejected by the parliamentary appointments committee. She was therefore not sworn in with the rest of the cabinet on 22 June 2016.[2] Between 2011 and 2016, she served as the Women's Representative for Bundibugyo in the Parliament of Uganda.

Background and education[kyusa | edit source]

Ntabazi was born on 11 December 1974 in Bundibugyo District, in the Western Region of Uganda. She attended Bumadu Primary School for her elementary schooling, graduating in 1986. She then attended Semuliki High School for her O-Level studies. She then studied at Bundibugyo Primary Teachers College, graduating with a Grade II Primary Teachers Certificate, in 2002. In 2004, she graduated from St. Mary's Simbya High School. She then joined Makerere University in 2005, graduating in 2008 with a Bachelor of Arts.[3]

Emirimu[kyusa | edit source]

Okuva mu mwaka gwa lukumi lwenda kinaana mu mwenda (1989) okutuuka mu mwaka gwa lukumi mu lwenda kyenda mu ebiri (1992), Ntabazi yakolako ng'omubazi w'ebitabo mu woofiisi ya tawuni kkiraaka. Yakolako ng'omukuumi w'ebitabo mu ssomero lya Semuliki High School, okuva mu mwaka gwa lukumi lwenda mu kyenda mu ena (1994) okutuusa mu mwaka gwa lukumi mu lwenda kyenda mu munaana (1998). Yaweerezaako nga kkansala akiikirira abavubuka ku distulikiti wakati w'omwaka gwa lukumi mu lwenda kyenda mu munaana (1998) okutuuka mu mwaka gwa nkumi bbiri (2000). Okuva mu mwaka gwa nkumi bbiri mu gumu (2001) okutuuka mu mwaka gwa nkumi bbiri mu etaano (2005)[4], yaweerezaako ng'omukiise w'abakyala ku lukiiko olufuzi olwa disitulikiti y'e Bundibugyo.(Bundibugyo District Local Government Council.) . Mu kaseera kano akola nga omukunzi omukugu ow'ekibiina ky'ebyobufuzi ekiri nu buyinza ekya National Resistance Movement (NRM) okuva mu mwaka gwa lukumi mu lwenda mu kyenda mu ena (1994) okutuuka mu mwaka gwa nkumi bbiri mu etaano (2005). Yayingira ebyobufuzi mu mwaka gwa nkumi bbiri mu kkumi (2010) era mu kulonda kwa bonna okw'omwaka gwa nkumi bbiri mu kkumi na gumu, yalondebwa ng'omubaka omukyala akiikirira abantu Bundibugyo mu lukiiko lw'eggwanga olukulu nga yali ku kkaadi y'ekibiina ekiri mu buyinza (NRM[5]), oluvannyuma lw'okuwangula Jane Alisemera eyali mu kifo kino mu kamyufu ka NRM.[6] Mu mwaka gwa nkumi bbiri mu kkumi n'etaano (2015),wabula yawangulwa mu kamyufu ka (NRM) nga yawangulwa Josephine Babungi Benona era n'ateesimbawo kuvuganya mu kulonda kwa bonna okwa nkumi bbiri mu kkumi na mukaaga (2016).

Nga 6 Ogwomukaaga 2016, yalondebwa nga minisita omubeezi ow'amakolero[7], ng'adda mu kifo kya Werikhe Kafabusa, wabula yasuulibwa akakiiko ka paalamenti akasunsula abantu ababeera balondeddwa pulezidenti.[8]

Laba ne[kyusa | edit source]

  • Kaabinenti ya Uganda
  • Paalamenti ya Uganda

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]

  1. "Archive copy" (PDF). Archived from the original (PDF) on 2016-10-07. Retrieved 2022-12-11.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. "Archive copy". Archived from the original on 2016-06-26. Retrieved 2022-12-11.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  3. https://web.archive.org/web/20160803083035/http://parliamentwatch.ug/mp/ms-ntabazi-harriet/
  4. https://web.archive.org/web/20160803083035/http://parliamentwatch.ug/mp/ms-ntabazi-harriet/
  5. http://www.ec.or.ug/sites/Elec_results/Elected%20MPs%202011%20General%20Elections.pdf
  6. http://www.monitor.co.ug/Magazines/PeoplePower/Why-many-incumbents-lost-NRM-primaries-in-western-Uganda/689844-2936944-pjc585/index.html
  7. https://www.scribd.com/doc/314964607/New-Cabinet
  8. "Archive copy". Archived from the original on 2016-06-26. Retrieved 2022-12-11.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)