Hellen Obura

Bisangiddwa ku Wikipedia

Template:Infobox JudgeHellen Abulu Obura, muna Yuganda omulamuzi mu Kooti ejulirwamu, Kooti eno yedirilira Kooti ensukulumu mu'gwanga, era yekola nga Kooti ya semateeka.[1][2] nga tana'londebwa mu Kooti ejulira,, Yawereza ng'omulamuzi mu Kooti enkulu eya Yuganda.[3]

Ebyafayo n'obuyigirize bwe[kyusa | edit source]

Yazalibwa era yasomeera mu Yuganda nga tanagenda ku Yunivasite. Yafuna digulli mu By'amateeka okuv'e Makerere University, eno ye Univasite esinga obukaade nobuganzi mu gwanga. yafuna dipuloma mu kwegeza mu by'okulamula okuva ku Law Development Centre mu Kampala.[3] okumala emyaka kumi na musanvu okuva 1993 kutusa lwe bamulonda ng'omulamuzi mu Kooti enkulu eya Yuganda, omulamuzi Obura yali awereza mu minisitule yeby'obwenkanya nensonga za semateeka. yali muwandiisi w'akakiiko keby'amateeka mukaseera bweyayitiibwa okufuka omulamuzi mu mwaka gwa 2010.[3]

Gyenvudde'we mu byobulamuzi[kyusa | edit source]

Hellen Obura yawereza ng'omulamuzi mu Kooti enkuulu eya Yuganda okuva mu mukulukusa bitungotungo owa 2010, kutusa mutunda 2015 bweyalondebwa okweyunga ku Kooti ejulirwamu[4][5]

laaba ne bino[kyusa | edit source]

Ebijulizo[kyusa | edit source]

  1. "Archive copy". Archived from the original on 2019-07-17. Retrieved 2021-03-20.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. http://www.judiciary.go.ug/data/incourt/18/The%20Honorable%20Justices%20of%20the%20Court%20of%20Appeal%20.html
  3. 3.0 3.1 3.2 "Archive copy". Archived from the original on 2022-07-27. Retrieved 2021-03-20.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  4. http://www.judiciary.go.ug/data/news/206/4442/New%20Justices%20Appointed%20to%20the%20Supreme%20Court%20and%20Court%20of%20Appeal.html
  5. "Archive copy". Archived from the original on 2019-07-17. Retrieved 2021-03-20.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)