Judith Peace Achan

Bisangiddwa ku Wikipedia

Judith Peace Achan (yazaalibwa 23 April 1983) munnabyabufuzi mu Uganda era mmemba wa palamenti . Yalondebwa mu ofiisi ng'Omubaka omukyala akiikirira disitulikiti y'e Nwoya mu kulonda kwabonna mu Uganda okwa 2021 .

Mmemba w’ekibiina kya National Resistance Movement .

Mu palamenti ey’ekkumi n’emu, aweereza ku kakiiko k’ensonga z’ebweru era mu kiseera kino aweereza ku kakiiko akavunaanyizibwa ku nkyukakyuka y’obudde.

Obulamu bwe[kyusa | edit source]

Yazaalibwa omugenzi Kinyera Alfred Donasiano amanyiddwa ennyo nga lapwony Don ne Acayo Santa okuva mu Aporolala Wianaka, Eggombolola Got Apwoyo mu disitulikiti y’e Nwoya. Mufumbo eri Mwani Amos okuva mu Town Council y’e Koch Goma. [1]

Laba ne[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]

  1. Cite error: Invalid <ref> tag; no text was provided for refs named :0

Ebiyungo eby’ebweru[kyusa | edit source]