Sarah Ssali

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Sarah Ssali, Munnaganda munnasayansi w'embeela (social scientist), munoonyereza, muyivu era mukulembeze w'abayivu, nga mukenkufu (associate professor) era dean we somero lya School of Gender Studies ku Yunivasitte y'eMakerere, Yunivasitte ya Gavumenti esinga obukulu n'obunene mu Uganda.[1][2]

Ebimukwatako n'emisomo[kyusa | edit source]

Ssali yazaalibwa mu bitundu bya Buganda mu Uganda. Nga amaliriza emisomo gya Pulayimale ne Siniya, yayingizibwa mu Yunivasitte y'eMakerere, mu kibuga kya Uganda ekikulu, Kampala. Yatikibwa mu 1992, ne diguli ya Bachelor of Arts in Social Sciences.[1][3]

Yagenda mu maaso n'okufuna diguli ya Master of Arts degree in Gender Studies ku Yunivasitte y'eMakerere University mu 1999. Oluvannyuma, yafuna diguli ya Doctor of Philosophy mu International Health Studies okuva mu Queen Margaret University, mu Edinburgh, Scotland.[1][3][4]

Emirimu[kyusa | edit source]

Ssali social scientist owolulango alina likodi ennene okutandika mumwaaka gya 1990 egisembayo. Ebifo bye byateekamu esira biri HIV/AIDS, Gender, Reproductive Health, Ensengekera z'ebyobulamu (Health Systems), Public Policy and Politics. lisaakyi wa Ssali asinga obunji ateeka nyo esiira kumbeera ezeekwese era eziri non-heteronormative behaviors nekububinja obutono.[5] Lisaakyi we ateleedwa ku nsi ye Uganda, naye abaamu ensi za Afirika endala n'awanga gewala, omuli Europe ne North America.[1] Ejyimu ku mirimu gye mwemuli (1) okubuulilrira okw'eddembe ku HIV(Voluntary HIV counselling) n'okweekebeza mubasajja mu byaalo by'ebugwanjuba bwa Uganda: Ebiteekebwa mukola okuziyiza HIV.[6] (2) Gender, economic precarity and Uganda government’s covid-19 response.[7] (3) Okukozesa eby'afaanyo bye by'obulamu okwetegereza ensonga z'obutatabanguko mu Disitulikitti ye Gulu, mumambuka ga Uganda: Ebiteekebwawo okuzimba obulamu obujja okuva mu butabanguko.[8] (4) Ensonga lwaki abalwadde baakawuka ka mukenenya baayatula mulujjedde mu Uganda: omusomo gw'okugezesa.[9] (5) Eneyisa y'abakozi be by'obulamu muntababuvawamu nga bali wansi w'entababuvobwawamu ezegasse okudukanya endwadde mu batto mu buvanjjuba bwa Uganda.[10] (6) Ensengekera z'ebyobulamu bwabantu nzibe? okukebera enzimba buto ey'ensengekera z'obulamu bwa bantu mubifo ebyakosebwa obutabanguko.[11] (7) Ebola munsonga yebifo ebyakosebwa mu butabanguko n'ensegenkera z'ebyobulamu: ebisomedwaako ebya mumambuka ga Uganda ne Sierra Leone.[12]

Famire[kyusa | edit source]

Professor Sarah Ssali muzadde omufumbo.[4]

Obukiiko bwalimu nga mmemba[kyusa | edit source]

  • World Bank's Systematic Country Diagnostic (SCD) Advisory Task Force (UG)
  • Mengo Hospital Research Review Committee
  • The National Bio-Safety Committee of the Uganda National Council of Science and Technology
  • International Association for Feminist Economics
  • Makerere University Council
  • Makerere University Appointments Board
  • Makerere University Quality Assurance Committee
  • Makerere University Students’ Welfare and Disciplinary Committee (Chair)
  • South Africa Sociological Association (SASA)
  • Uganda British Alumni Association (UBAA)[5]

Ku kakiiko ka Yunivasitte y'eMakerere, Ssali akiikirira abasomesa.[1] Era mmemba wa ReBUILD Research Consortium, eya Queen Mary University mu Edinburgh, Scotland.[4]

Professor Ssali mmemba w'akakiiko akawabuzi aka "The Next Generation Social Sciences in Africa Program", amaanyi agagatiddwa wakati waba na Sayansi mu kunoonyereza n'obuyizi mu Afirika ne United States.[13]

Laba ne[kyusa | edit source]

Ebijulizidwaamu[kyusa | edit source]

  1. 1.0 1.1 1.2 1.3 1.4 https://chuss.mak.ac.ug/news/dr-sarah-ssali-appointed-ag-dean-school-women-and-gender-studies Cite error: Invalid <ref> tag; name "1R" defined multiple times with different content
  2. http://www.monitor.co.ug/Magazines/Full-Woman/Makerere-holds-gender-identity-week-empower-rural-women/689842-4326536-14bay8q/index.html
  3. 3.0 3.1 https://www.linkedin.com/in/sarah-ssali-41417125/ Cite error: Invalid <ref> tag; name "3R" defined multiple times with different content
  4. 4.0 4.1 4.2 https://web.archive.org/web/20181019001811/https://www.qmu.ac.uk/news-and-events/news/20151123-2-interview-with-qmu-graduate-sarah-ssali/ Cite error: Invalid <ref> tag; name "4R" defined multiple times with different content
  5. 5.0 5.1 https://womenstudies.mak.ac.ug/dr-ssali-sarah Cite error: Invalid <ref> tag; name ":0" defined multiple times with different content
  6. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC2529297
  7. (287–308). {{cite journal}}: Cite journal requires |journal= (help); Missing or empty |title= (help)
  8. (81–98). {{cite journal}}: Cite journal requires |journal= (help); Missing or empty |title= (help)
  9. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC3826576
  10. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC3480882
  11. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC6116483
  12. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC4529686
  13. http://nextgen.ssrc.org/about/advisory-board/