Botswana
Endabika

Botswana, ggwanga mu Afirika. Ekibuga ky'ensi ekikulu kiyitibwa Gaborone. Esangibwa mu masserengeta ga Africa era egabana ensali ne Zambia mu mambuka, Zimbabwe mubuvanjuba ate ne South Africa mu bukiika. Nsi etali ku ssemayanja era ebikiddwa eddungu lya Kalahari.
- Awamu: 581.730 km²
- Abantu: 2.155.784 (2014)
- Ekibangirizi n'abantu: 3.4/km²