Caroline Kamusiime
| Ekikula | mukyala | |
|---|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Uganda | |
| Erinnya eriweereddwa | Caroline | |
| Yazaalibwa nga | 23 Gwakkuminogumu(Museenene) 1982 | |
| Gy'azaalwa | Uganda | |
| Omulimu | legislator | |
| Ekifo ky'alimu | Omubaka wa Palamenti ya Uganda | |
| Disitulikiti mwalondera | Rukiga Disiturikiti | |
| Gyeyasomera | Kololo Senior Secondary School, Ssettendekero wa Makerere | |
| Mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuzi | Ekibiina kya National Resistance Movement | |
Caroline Kamusiime (yazaalibwa 23 November 1982) mubaka wa Uganda omukyala akiikirira abantu b'omu disitulikiti y'e Rukiga nga Omubaka omukyala mu palamenti ya Uganda.[1][2] Mmemba w'ekibiina kya National Resistance Movement (NRM) [3]ekibiina eky'eby'obufuzi mu Uganda ekikubiriizbwa Yoweri Kaguta Museveni pulezidenti wa Uganda .[4]
Kamusiime abadde mu kaweefube w’okunoonya eky’okugonjoola obutakkaanya n’enkolagana ennunggamu wakati wa Rwanda ne Uganda,[5][6] Rwanda lwe yaggalawo ensalo zaayo eri Uganda ng’elumiriza Uganda okuvugirira ebintu ebyagala okusuula gavumenti ye Rwanda.[7]
Mu 2021, yaddamu okulondebwa ku bwammemba bwa palamenti[8][9]
Mu 2026 omwwezi omubelyebelye mukulonda kwa boona ,yafilwa ekifo kye eri Dr Sylvia Arinaitwe eyalondebwa era nalayira nga omubaka omukyala owa paliyamenti owa Rukiga Disiturikiti mupaliyamenti ya 12th eya Uganda.[10][11]
Obulamu bwe no'kusoma kwe
[kyusa | kolera mu edit source]Kamusiime yazalibbwa mu mwezi gwekummi nogumu yasoma O'level okuva kololo high school gye yatuulira Uganda certificate of education (UCE) mu 1997. Oluvannyuma yaweebwa ekifo mu bishop comboni college kanungu gye yamalira Uganda advanced certificate of education (UACE) mu 1999. Oluvannyuma yafuna diguli esooka mu bya tekinologiya okuva mu yunivasite y’e Makerere mu 2010.[12]
Emirimu gye
[kyusa | kolera mu edit source]Kamusiime abadde mubaka wa palamenti ya Uganda okuva mu 2017 n’okutuusa kati.[13][14]
Yaliko omukungu wa tekinologiya mu MTN Uganda okuva mu 2011 okutuuka mu 2016.[15]
Era yaliko atuukirwako abagenyi mu British American tobacco Uganda okuva mu 2006 okutuuka mu 2010[16] era yaliko omubalirizi w’ebitabo mu kkampuni ya caltex Uganda okuva mu 2000 okutuuka mu 2006.[17]
Mu palamenti ya Uganda, akola ku kakiiko akakola ku nsonga z'amateeka ne palamenti[18]
Ebijjuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Job Namanya (2017-08-23). "Rukiga elects NRM flag bearers".
- ↑ "Woman member of parliament rukiga district". ELECTORAL COMMISSION. 26 September 2017. Retrieved 2020-04-17.
- ↑ Samuel Amanya (2017-08-23). "Minister mutuuzo, Caroline Kamusiime win nrm party ticket". Uganda radio network. Retrieved 2020-04-17.
- ↑ "National resistance movement". NATIONAL RESISTANCE MOVEMENT.
- ↑ "Uganda and Rwanda officials disagree at body handover". The independent. 2018-05-28. Retrieved 2020-04-16.
- ↑ URN (2019-05-28). "Museveni sends shs 10m to Rwanda murder victim's family". Observer. Retrieved 2020-04-17.
- ↑ Catehrine Byaruhanga (2019-03-09). "How the Rwanda-Uganda border crossing came to a halt". BBC. Retrieved 2020-04-17.
- ↑ "Kamusiime Caroline - Rukiga Woman MP By Election - Visible Polls". visiblepolls.org (in Lungereza). Retrieved 2023-02-10.
- ↑ "Kamusiime Caroline - 2021 General Election - Visible Polls". visiblepolls.org (in Lungereza). Retrieved 2023-02-10.
- ↑ SHUTAMA NA NYAMWIZA (2026-04-28). DR. SYLVIA ALINEITWE || RUKIGA WOMAN MP ELECT. Retrieved 2026-08-18 – via YouTube.
- ↑ "NBS Television (@Fireliglntfi) on X". X (formerly Twitter) (in American English). 2026-05-13. Retrieved 2026-08-18.
- ↑ "Parliament of Uganda members of the 10th parliament". Parliament of uganda. Retrieved 2020-04-16.
- ↑ "Parliament of Uganda members of the 10th parliament". Parliament of uganda. Retrieved 2020-04-16.
- ↑ "Find an mp". Parliament of the republic of Uganda. Retrieved 2020-04-16.
- ↑ "Parliament of Uganda members of the 10th parliament". Parliament of uganda. Retrieved 2020-04-16.
- ↑ "Parliament of Uganda members of the 10th parliament". Parliament of uganda. Retrieved 2020-04-16.
- ↑ "Parliament of Uganda members of the 10th parliament". Parliament of uganda. Retrieved 2020-04-16.
- ↑ Olive Nakatude (2017-11-29). "6 more mps join legal committee". Uganda radio network. Retrieved 2020-04-17.