Jump to content

Ebyobuziba

Bisangiddwa ku Wikipedia
ebyobuziba
branch of science, academic discipline, academic major, field of study (education), field of study
Subclass ofphysical science Kyusa
Significant personDimiti Mandeevu, Mikhail Lomonosov, Jabir ibn Hayyan Kyusa
Named afteralchemy Kyusa
Replacesalchemy Kyusa
Is the study ofchemical compound, group or class of chemical substances, chemical element, chemical substance Kyusa
Hashtagchemistry Kyusa
Has characteristicbranch of chemistry, chemical nomenclature Kyusa
History of topichistory of chemistry Kyusa
Practiced bychemist, chemistry student Kyusa
Entry in abbreviations tablekimya. Kyusa
Stack Exchange site URLhttps://chemistry.stackexchange.com Kyusa
Stack Exchange taghttps://engineering.stackexchange.com/tags/chemistry Kyusa
Atomu

Mu Luganda olwekusifu atomu era kaba kaziba kubanga akasirikitu kano katini nnyo oba kali wala nnyo n'eriiso eriri obukunya okulaba.Kino kitegeeza nti okulaba akaziba wetaaga enzimbulukusa (ennyanguyirizi eezimbulukus obusirikitu) ey'enjawulo.

Akaziba (atom) oba obuziba (atoms) bwe butoffaali obutinniinyo(obutini ennyo) obuzimba buli kintu era nga bwe buzimba n'obutaffaali bw'ebiramu (the cells of living things).

Essomo lya sayansi erikwata ku buziba bw'ebintu lye liyitibwa:

  1. ekifaananyi kiraga essoma buziba
    Ebyobuziba: Chemistry
  2. Essomabuziba: Chemistry

Essomabuziba oba ebyobuziba (chemistry) ligerageranye ne "ebyobuzimbe" oba "essomabuzimbe" (physics). Mu butuufu "ebyobuziba"(chemistry) kitundu ku "ebyobuzimbe" (physics) , lwa kuba ddyo essomabuzimbe lisoma obuzimbe bw'ebintu byonna okuviira ddala ku buziba obusirikitu okutuukira ddala ku bwaguuga bw'ebisinde, enjuba, n'enkuluungo ezooro mu bwengula.

Ebyobuziba oba essomabuziba lisoma ku buzimbe bwa busirikitu nga obuziba (atomu) n'obuziizi (nucleus), Ebyobuziba lisoma buziba bwa kintu nga obuziba buno bwe butaffaali obusirikitu obuzimba buli kintu. Tusobola okwogera ku:

  1. Enkyusabuziba: Chemicals.
  2. Ekikyusabuziba: Chemical reaction.
  3. Enkyukakyuka ey'obuziba: Chemical change.
  4. Enkyukakyuka eyo ku ngulu: Physical change.