Henry Kyemba
Henry Kisaja Magumba Kyemba (8 February 1939 – 19 October 2023) Yali munnabyabufuzi omukukutivu mu Uganda era nga yalinako ebifo ebinene era yamala nafuuka minisita we byobulamu mu uganda ku mulembe gwa [./Idd_Aminhttps://en.wikipedia.org/wiki/Idi_Amin Idd Amin] .[1]yawereza mu kifo kino okuva nga ogwokubiri 1974 paka ogwokuttaano 1977,bweyawanganguka.[2]yawandiika akatabo State of Blood a 1977kyeyawandiika nga amazze okuva m[./U_Ugandahttps://en.wikipedia.org/wiki/Uganda u Uganda] nga kanyonyola obukulembeze obwa musibirs mu bbwa ku mulembe gwa Amin.[3]
Ebyafaayo by'okusoma kwe
[kyusa | edit source]Henry Kisaja Magumba Kyemba yazalibwa mu ssaza lye Bunya County mu Busoga nga 8 /2/1939,[4][5] yazalibwa omukyala Suzana Babirizangawo Mutekanga ne Suleiman Kisajja, omuyambi wa bafuzi ba matwale.
Kyembayasomera ku ssomero lye kyalo prku mutendera gwa wansi ,nga tanaba kweyunga ku Busoga College Mwiri okufuna Cambridge School Certificate (1951–1956).yaliko ku Makerere University wakati wa 1957 ne 1962 era natikirwa degiri mu bwafaayo . [citation needed] Kyemba yafuna masters degree mu byafayo ku Northwestern University, Evanston, US ne Certificatemu ssomo lya Afiricaku ssetendekero yomu . yatikirwa digiiri mu byafayo mu London University.
Kyembayatandika okuwereza Gavumenti olunaku olukesa amefuga ga uganda mu 1962 okuva eri Bungereza .yaliko omuwandiisi we kyama wawa ssabaminisita wa Uganda o, Milton Obote. oluvanyuma lw' okuwamba mu 1971 gavumenti ya Obote ,yeyunga ku kakiiko akafuzi ka Gavumenti ya Amin era yakuzibwa nafuka minisita we byobulamu wakati wa (1974–1977) .[6] Kyemba oluvanyuma lw'okugenda e London mu 1977,gye yawandiikira akatabo ku mulembe gwa Amin nga kayitibwa : "A State of Blood."yakomawo mu Uganda mu 1986,era nawereza nga omuwandiisi w'ekitongole ekiramuzi.[4] [7]
Obulamu n'obuwereza bwe mu Rotary international
[kyusa | edit source]Henry Kyemba yewayo okuwereza mu bibiina bya nakyewa era nafuuka nakyewa mu 1987nga memba waThe Source of the Nile Rotary Club ekisangibwa e Jinja.wansi wa Henry Kyemba's, obuwereza bwa nakyewa bwagaziwa mu Ugandaera kati kiweza obubinja 400 mu 2023. Ugandakai yagabanyibwamu District 9213,okuyita ku nsalo Tanzania. mu kaseera k'okuffa kwe yali mukulembeze wa district mu buwereza bwa nakyewa Rotary International District 9200 (Uganda, Kenya, Eritrea, Ethiopia and Tanzania). kye kifo ekikulu mu buwereza buno obwanakyewa nga ssentebe yekka ye mukulembeze owokuntiko mu nsi yonna . obubinja bwa nakyewa busubira nti buyambye abanyu abali mu bukadde . [8]
okufa kwe
[kyusa | edit source]Henry Kyembayaffa obulwadde bwa ssuukali nga 18 /10/2023,ku myaka 84.[9]
Ebijjuriziddwa
[kyusa | edit source]- ↑ https://web.archive.org/web/20110822171707/http://articles.cnn.com/2003-08-16/world/amin.obituary_1_idi-amin-ugandan-army-ugandan-government?_s=PM%3AWORLD
- ↑
{{cite news}}
: Empty citation (help) - ↑ https://en.wikipedia.org/wiki/Sydney_Morning_Herald
- ↑ 4.0 4.1 https://www.monitor.co.ug/uganda/lifestyle/reviews-profiles/henry-kyemba-the-man-who-joined-politics-by-accident-1562988
- ↑ https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?title=Special:ContentTranslation&campaign=contributionsmenu&to=lg&from=en&page=Henry+Kyemba#:~:text=Reference-,View,dead%22.%20NilePost.%2019%20October%202023.%20Retrieved%2019%20October%202023,-.
- ↑ https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?title=Special:ContentTranslation&campaign=contributionsmenu&to=lg&from=en&page=Henry+Kyemba#:~:text=Reference-,View,Kampala%3A%20Vision%20Group.%202012.%20p.%C2%A041.%20ISBN%C2%A09789970447008.,-Issues
- ↑ https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?title=Special:ContentTranslation&campaign=contributionsmenu&to=lg&from=en&page=Henry+Kyemba#:~:text=View-,Kyemba%2C%20Henry%20(1977).%20A%20State%20of%20Blood%3A%20The%20Inside%20Story%20of%20Idi%20Amin.%20Grosset%20%26%20Dunlap.%20ISBN%C2%A09780448785349.,-Issues
- ↑ https://clubrunner.blob.core.windows.net/00000050146/en-ca/files/homepage/the-wave-newsletter---january-2019/The-Wave-Magazine_January_2018.pdf
- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/ex-minister-henry-kyemba-dies-at-84-family-4406258