NTV Uganda

Bisangiddwa ku Wikipedia

   

NTV Uganda
Erinnya NTV Uganda
Eggwanga
Obuweereza National
Okutandikibwa Nga 6 Ogwekkuminebiri 2006; emyaka 15 egiyise

n'aba Nation Media Group
ekitebe ekikulu Serena, Kampala, Uganda
Egikulira NTV Kenya
Olunaku lw'eyatongozebwa Ogwekkumi nga  8, 1963 (1963-10-08)
Omutindo gw'ekifaananyi 720p (HDTV)
Amatabi g'ayo Spark Tv
Omukutu omutongole ogwa webusayiti ntv.co.ug
olulimi Lungereza

NTV Uganda televizoni ya Uganda nga ekolera wansi wa w'ekibiina kya Nation Media Group, NMG, ekikolera mu Buvanjuba bwa Afrika. Eweereza ku mpewo okuva mu mwaka gwa 2006.[1] Y'emu ku Kkampuni Aga Khan IV z'alinako obwa nnanyini.

Mu kulnda kw'eArua, omusasi w'amawulire wa NTV Herbert Zziwa saako n'omukwasi w'ebifaananyi Ronald Muwanga baakwatiibwa ku by'ali bigambibwa nti baali b'enyigidde mu mivuyo.[2] Eya yakugirwa obutakwata bifaananyi nga esinzira mu bwengula mu kakuyege era n'enkungaana z'ekibiina kya National Resistance Movement mu kulonda okw'abonna okwa 2016.[3]

Mu 2020, NTV y'aweza abagoberezi akakadde kamu ku mukutu gwa Twitter.[4]

Okusinzira ku GeoPoll, wamu ne NBS, baafuna omuwendo munene ogw'abalabi mu muggalo gw'ekirwadde ki COVID-19.[5]

Mu 2014, ky'agambibwa nti NTV Uganda yayagala okugula NBS Television.[6]

Abaweereza b'ayo[kyusa | edit source]

Template:Col-2

Current presenters/hosts[kyusa | edit source]

  1. Faridah Nakazibwe
  2. Josephine Karungi
  3. Solomon Kawesa
  4. Frank Walusimbi
  5. Crysto Panda
  6. Lynda Ddane
  7. Andrew Kyamagero
  8. Patrick Mukasa
  9. Mc Esco
  10. Sandra Nakiwala
  11. Sandra Kahumuza
  12. Sammy Wetala
  13. Rita Kanya
  14. Raymond Mujuni
  15. Romeo Busiku
  16. Just Gystin
  17. Patrick Kamara


Template:Col-2

Former presenters/hosts[kyusa | edit source]

  1. Joel Ssenyonyi
  2. Agnes Nandutu
  3. Flavia Tumusiime
  4. Maurice Mugisha
  5. Arnold Segawa
  6. Joel Khamadi

Pulogulaamu zaayo z'eweereza[kyusa | edit source]

Template:Col-2

News[kyusa | edit source]

  • National
  • NTV Akawungeezi
  • NTV Tonight
  • International
  • Business
  • Sports
  • Science & Tech
  • SparkTV News

Shows[kyusa | edit source]

Template:Columns-list

Emizannyo gy'eraga[kyusa | edit source]

Emitwe Lw'eyatandiika okulagibwa Lw'eyasembayo okulagibwa
Power of Legacy 2019 Guky'alagibwa
#Family 2018 2018
The Honourables 2017 Guky'alagibwa
Second Chance 2016 2018
Yat Madit 2016 2017
Deception 2013 2016
The Hostel 2011 2015
Tendo Sisters 2009 2012

Ebijuliziddwamu[kyusa | edit source]

  1. "Archive copy". Archived from the original on 2020-09-18. Retrieved 2022-11-15.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. https://www.softpower.ug/arua-arrested-ntv-journalists-charged-with-inciting-violence-malicious-damage/
  3. https://acme-ug.org/2016/01/28/in-the-news-nrms-ban-on-ntv-is-an-indictment-on-ugandas-media/
  4. https://techjaja.com/ntv-uganda-hits-the-1-million-follower-milestone-on-twitter/
  5. https://observer.ug/lifestyle/64910-nbs-has-the-hype-ntv-has-the-finesse
  6. https://www.monitor.co.ug/News/National/NTV-denies-buying-NBS/688334-2167214-jd1y6hz/index.html