User:Mbazzivillage

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

Ekyalo Mbazzi kisangibwa mu nsi Yuganda ku Ssemazinga Afirika. Ekyalo kino kiri mu Ddisituliki ye Mpigi,mu Gombolola ye Muduuma, mu muluka gwa Mituba Ebiri. Okutuukayo, okwata oluguudo lwe Mityana, n'oviiramu e Kwata, okumpi ne esiteti ya Jomayi eya Bujuuko Setelite City. Abalala bayitawo Nkambo oba ku siteegi ya Jamiiru. Olwo n'okwata ku mukono ogwa kkono bwoba ogenda Mityana. Oyingira munda awo katono, Mbazzi n'atandika. Ekyalo Mbazzi kinnene ddala kuba kiriko ebyalo ebirala nga Senene, Kaasa, Kiryamenvu, Katuulo, Kiwale.

user:mbazzivillage/endowooza y'omuntu

user:mbazzivillage/kasooli yara 42 user:mbazzivillage/Embizzi-Okutabula Emmere