Jemimah Sanyu
Jemimah Sanyu, amanyiddwa nga Stage Gladiator, munnagandan omuyimbi, omuzannyi, omufulumya wennyimba era omutendesi waamaloboozi. Alina eddoboozi ery'amanyi era edddungi ku siteegi.[1] Sanyu asisinkanye abantu nga President Yoweri Museveni lwe yali atongoza olutambi lwe olwa I am a Ugandan. Ayimbyeko naabayimbi ab'amanyi mu Africa omuli; Habib Koite, Navio, Joanita Kawalya owa Afrigo Band, ne Juliana Kanyomozi.[2] awamu naabayimbi abalala ab'amanyi mu Africa.[3]
Sanyu yali mu kifo kya 4 ku lukalala lw'ennyimba azookya olwa HiPipo charts olw'oluyimba lwe olwa Ziba Amaaso mu wiiki ey'okutaano mu 2012. Ennyimba ze endala ezaali zivuga ennyo mwalimu I am a Ugandan peaking olwali ku kifo #8 ne Kankusute ku #17. Zombi zaali mu lukalala luno mu 2011. Ennyimba zino zaazannyibwa nnyo lu mpewo zaaleediyo.
Ennyimba ze
[kyusa | edit source]Sanyu, omuyimbi eyalondebwa emirundi ebiri okwetaba mu mpaka za Diva Awards, yatandika okuyimba okuvaamu ssente mu 2007 bwe yeegatta ku Grayce Records. Yafuna ettuttumu mu bwangu nga kyava ku nnyimba ze zeyayimba nga mu sitayiro ya Afro pop ne dance music okusinga olweddoboozi ery'amanyi bwaba ayimba mu buliwo.[4] Ayimba buli Lw'akuna ekiro nga pulogulaamu eno yagituuma Sanyu Talks nga akolera ku Jazzville Bugolobi nga awerekeddwako bbandi ye eya band UNIT 446.[5]
Sanyu yoomu ku bawala abalondebwa okuyimba ku Serena Hotel ku kivvulu ekyali kiyitibwa Qwela junction ky'ebatuuma "Divas' Junction". Yali wamu naabayimbi abalala omwali omuyimbi omukadde ali mu kibiina kya Afrigo Band omwali Rachael Magoola, Solome, Rita Sabiiti, Naava Grey, Maureen Rutabingwa, ne Sandra Suubi. Yeewuunyisa abalabi bwe yali azinira waggulu ku mmeeza nga azina akozesa obukodyo nga aka Bebe keyajja ku muyimbi Bebe Cool keyakola ku mwoleso gw'aba Miss Uganda.[6]
Jemimah Sanyu yali mu kibiina kya Janzi Band okuva mu 2010 okutuusa 2012 nga ye muyimbi omukulu oluvannyuma lw'okuva mu Zawee Band gyeyali ayambako obuyambi ku bayimbi.[7][8]
Ennyimba ze
[kyusa | edit source]Sanyu azze ayimba mu buliwo okwetoloola Africa,om[9]uli ne ku bijaguzo[10] ne ku mikolo egy'ekikungu. Akoze olutambi okuli Amaaso go googera, olwamuviirako okwatiikirira mu bantu mu East Africa.[11]
Entambi ze
[kyusa | edit source]- Amaaso go googera[12]
Ennyimba ze
[kyusa | edit source]- Ziba amaaso
- Sitya
- I am a Ugandan
- This Love
- Yakubedha
- Amaaso go googera
Okuyimba mu buliwo
[kyusa | edit source]Sanyu ayimbidde ku siteegi eziwerako okusanyusa abantu. Ayimbidde mu mawanga okwetoloola Africa, okusukka amawanga ga Uganda, Rwanda, Ethiopia, Kenya, ne Tanzania.
Sanyu yalondebwa okuyimba ku lunaku Lwennyimba mu nsi yonna olwa World Music Day mu 2015 mu Uganda nga ali wamu ne ba Undercover Brothers Ug, Sandy Soul, neRuyonga.[15]
Sanyu yayimbirako:
- DoaDoa[16][17][18]
- Selam Festival Ethiopia[19][20]
- Bayimba Festival Uganda 2014[21][22]
- World Music Day Uganda 2015
- Sondeka (Kenya)[23]
- Visa for Music[24]
Obulamu bwe
[kyusa | edit source]Jemimah abadd[25]e aganza omufulumya wennyimba ze Legend P era baazaala omwana ow'obuwala mu Gw'okusatu, 2017. Jemimah azze nga ayimba buli week ku Sheraton Hotel ne Serena Kyigo ne siteegi endala nga akyali lubuto okutuusa lwe yazaala.
Ebirabo by'awangudde
[kyusa | edit source]Ekirabo | ||||
---|---|---|---|---|
Mwaka | Kirabo | Ettuluba | Eby'avaamu | Gye bisimbuddwa |
2011 | Diva Music Awards Uganda | Rising Diva | Template:Nom | [26][27][28] |
2010 | Afro-beat Diva "I am a Ugandan" | Template:Nom |
Laba ne bino
[kyusa | edit source]- List of Ugandan musicians
- Isaiah Katumwa
- Giovanni Kiyingi
- Suzan Kerunen
Ebijiliziddwa
[kyusa | edit source]- ↑ https://confessions256.wordpress.com/2014/09/22/jemima-sanyu-an-adorable-thief
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-04. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://selam.se/eng/artists/jemimah-sanyu-uganda
- ↑ http://www.newvision.co.ug/news/648828-uganda-s-top-female-voices.html
- ↑ https://proggie.ug/sanyu-talks-at-jazz-ville/
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2015-12-08. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://www.monitor.co.ug/Magazines/Life/A-vocally-gifted-songstress/689856-2965494-t7qjtaz/index.html
- ↑ https://www.musicinafrica.net/magazine/5-female-artists-redefining-ugandan-music-scene
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-04. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-12. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.musicinafrica.net/directory/jemimah-sanyu
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-04. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://allafrica.com/stories/201511231467.html
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2016-11-16. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://www.monitor.co.ug/artsculture/Entertainment/world-spoke-musically/-/812796/2765900/-/7n62qxz/-/index.html
- ↑ http://www.monitor.co.ug/artsculture/Entertainment/Jinja-fans-enjoy-artful-week/-/812796/2717668/-/13yrq48/-/index.html
- ↑ http://www.eagle.co.ug/2015/04/30/doadoa-developing-connecting-and-exporting-east-african-talent.html
- ↑ http://www.eagle.co.ug/2015/04/30/doadoa-developing-connecting-and-exporting-east-african-talent.html
- ↑ http://addisstandard.com/selam-unveils-artists-for-the-forth-selam-festival-addis-sfa/
- ↑ http://selam.se/eng/artists/jemimah-sanyu-uganda
- ↑ http://selam.se/eng/artists/jemimah-sanyu-uganda
- ↑ http://bayimbafestival.com/wp-content/uploads/2014/09/FestivalpaperSunday2014.pdf
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2019-03-23. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://musicinafrica.net/visa-music-kicks-morocco
- ↑ http://musicinafrica.net/visa-music-kicks-morocco
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2019-03-23. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://www.thecitizen.co.tz/magazine/thebeat/Clash-of-giant-at-East-Africa-vibes-gig/1843792-3332768-5uu4v5/index.html
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2017-05-10. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link)