Abakulembeze ba Uganda
Appearance
Pulezidenti (Omukulembeze w'eggwanga) wa Uganda
[kyusa | edit source]Ekifaananyi | Erinnya | Ekiseera ky'obukulembeze | Ekibiina ky'ebyobufuzi | Ebirala | |
---|---|---|---|---|---|
Frederick Edward Mutesa II | 9 October 1963 | 2 March 1966 | Kabaka Yekka | Yawangangukira e Bungereza oluvannyuma lw'obulumbaganyi obwakolebwa ku lubiri lwe e Mengo. Yafa mu mwaka 1969 | |
Milton Obote | 2 March 1966 | 25 January 1971 | Uganda People's Congress | Yawambibwa amajje mu mwaka 1971 bwatyo nawangangukira e Tanzania okutuusa lwe yakomawo mu mwaka 1980 | |
Idi Amin | 25 January 1971 | 11 April 1979 | Military | Yawangangusibwa oluvannyuma lw'okumeggebwa mu lutalo wakati wa Uganda ne Tanzania yasaba obubudamu eSaudi Arabia era gyeyafiira mu mwaka 2003 | |
Yusuf Lule | 13 April 1979 | 20 June 1979 | Independent (UNLF) | Yajjibwa ku bukulu buno mu 1979, era nafa mu 1985 | |
Godfrey Binaisa | 20 June 1979 | 12 May 1980 | Uganda People's Congress (UNFL) | Yajjibwa ku bukulu mu 1980, nafa mu mwaka 2010 | |
Paulo Muwanga | 12 May 1980 | 22 May 1980 | Uganda People's Congress (UNFL) | Yawaayo obuyinza eri akakiiko ka Presidential Commission mu mwaka 1980 | |
Presidential Commission (Saulo Musoke, Polycarp Nyamuchoncho, Joel Wacha-Olwol) | 22 May 1980 | 15 December 1980 | Independent | akakiiko kano Kassattululwa oluvannyuma lw'okulonda kwa bonna mu 1980 | |
Milton Obote | 17 December 1980 | 27 July 1985 | Uganda People's Congress | Yawambibwa amajje mu mwaka 1985 nawangangukira eZambia oluvannyuma yafiira mu ggwanga lya South Africa mu mwaka 2005 | |
Bazilio Olara-Okello | 27 July 1985 | 29 July 1985 | Military | Yawaayo obuyinza | |
Tito Okello | 29 July 1985 | 26 January 1986 | Military | Yameggebwa mu lutalo olwekiyeekera mu mwaka 1986 | |
Yoweri Museveni | 26 January 1986 | Present | National Resistance Movement | Yakwata obuyinza oluvannyuma lw'okukulembera olutalo olw'ekiyekeera olwatandika mu mwaka 1980 |