Ekibalirizo

Bisangiddwa ku Wikipedia
(Oleetedwa wano okuva ku Arithmetic)

Ekibalirizo (arithmetic) ly'ettabi ly'ekibalangulo erisooka. Ekibalirizo kiva mu kikolwa eky'okubalirira.Bw'oba okola okubalirira mu bwangu okola bino: (a) obazisa namba, si nnyukuta (b) ogatta (c)oyawuza (d)okubisa emirundi (e)ogabiza

Obutaba nga aligebbula abazisa byombi , ennukuta ne namba ekibalirizo kyo kibazisa namba zokka