Namba zennyini (Real numbers)

Bisangiddwa ku Wikipedia
(Oleetedwa wano okuva ku Namba zennyini)
Jump to navigation Jump to search
Gtk-find-and-replace.svg
IALI NGO has been authorised by terminologist Muwanga Charles
to post this article from his Luganda Scientific works on Luganda Wikipedia for free Public Consumption.
Gtk-find-and-replace.svg

Namba Zennyini (Real Numbers) zirimu:

 Namba ezomugerageranyo ne  Namba ezitali za mugerageranyo  Mu namba zennyini x : x eyinza okuba eyomugerageranyo oba etali ya mugerageranyo.

Namba zennyini ye namba ze tutera okukozesa eza kiddamaaso(positive numbers) oba kiddannyuma(negative numbers), ennene oba entono, enzijuvu oba ez’emikutule oba ez’emitonnyeze nga 1, 15.82, -0.1, 3/4, n’okweyongerayo…

Ziyitibwa namba zennyini kubanga si za muteeberezo (they are not Imaginary)