Obwebulungirivu (Perimeter)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

Obwebulungirivu(Perimeter) okusinziira ku Charles Muwanga !

Weetegereze nti mu essomampimo, Obuwanvu okwebulungula enkula etali nnetoloovu(non-circular shape) buyitibwa "obwebulungirivu"(Perimeter).


Okwebulungula ekintu si kye kimu n’okukyetoloola.

Okukyetoloola kitegeeza nti akatonnyeze kaakyo ak’amakkati(midpoint) okakozeeko enkula ennetoloovu=entoloovu(circle). Kyokka Okukyebulungula kitegeeza nti tokoze nkula netoloovu. Obuwanvu okwetoloola enkula ennetoloovu=entoloovu(circle) ky’ekiyitibwa Obwetoloovu. Weetegereze ebigambululo bino:

(a) Amagye g'omukago getooloode ekibuga Kigali.This implies that it is surrounded in circular shape, it is encircled.

(b)Amagye g'omugako gebulungudde ekibuga KIgali. This means that it is surrounded but not necessarily in a circular shape.