Ekigulumiro
Appearance
Gakuweebwa Charles Muwanga !!! Ekigulumiro(Prism).
Ekigulumiro kiva mu kugattika ebigambo by'oluganda "ekintu ekigulumivu"(an object with altitude, a raised object).
Ekigalamiro kigerageranye n'ekitendero(plane ). Tusobola okwogera ku:
(i)Ekirawuli eky'ekigulumiro (Glass prism)
(ii)Ekugulumiro ekya kyesimba(Reactangular prism)
(iii)Ekigulumiro ekya mpetosatu(triangular prism)
(iv) Ekigulumiro ekya kyebiriga (square prism)
(v)Ekigulumiro ekya mpuyittaano(Pentagonal prism)