Ekitendero
Appearance
Gakuweebwa Charles Muwanga !!!Ekitendero(Plane or flat shape).
Ekitendero kitegeeza enkula nga obutonnyeze bwayo bwonna buli ku mutendera gumu, ekitegeeza nti ya museetwe !Enkula ez'ekitendero zirimu:
(a)Olukoloboze/omusittale
(b)Omugendo (ray)
(c)Entoloovu(circle)
(d)Kyebiriga(square)
(e)Kyesimba (Rectangle)
(f)Mpuyinnyingi(polygons) naye si Bwenyibungi(Polyhedron.Bwenyi bungi eba nkula ya kigulumiro.
Enkula ez'omuseetwe ziba n'empimo emu (one dimension) oba empimo bbiri(two dimensions).