Jump to content

User:Thuvack/Sandbox

Bisangiddwa ku Wikipedia


Tukusanyukidde ku Wikipedia,
ekitabo eky'obwerere, buli muntu kyasobola okwongerako
Kakaano mulimu ebiwandiiko 3,347 mu Luganda

Guno gwe muko ogusooka ogwa Wikipedia y'Oluganda. Kaakano, Wikipedia eno erina abagikozesa batono, naye bw'oba ng'omanyi era ng'oyagala Oluganda, osobola okuyamba okuwandiika mu Wikipedia eno. Osobola okuwandiika empapula, oba okuvvuunula ezo eziri mu nnimi endala okuzizza mu Luganda, Osuubirwa okukyusa ebiwandiiko byonna ebiri mu Wikipedia y'Olungereza mu butuufu bwabyo.

Ekiwandiiko ky'olunaku

Amelia Anne Kyambadde Munnabyabufuzi mu Uganda. Ye Minisita w’Ebyobusuubuzi, Amakolero n’Ebibiina by’obwegassi mu Gavumenti ya Uganda.Yalondebwa ku bukulu obwo nga 6 Ogwomukaaga 2016. Yaweerezaako nga Minisita w’Ebyobusuubuzi n’Amakolero wakati wa 27 Ogwokutaano 2011 ne nga 6 Ogwomukaaga 2016.

Yalya ekifo kino ng’asikira Kahinda Otafiire, ayali alondeddwa nga Minisita w’ebyamateeka ne Ssemateeka. Amelia Kyambadde era mubaka mu Paalamenti ya Uganda akiikirira abantu b’omu Bukiikakkono bw’essaza ly’e Mawokota mu disitulikiti y’e Mpigi Ebirimu

Ekifaananyi ky'olunaku

Ebiwandiiko ebirala ebinyuma

Pulojekiti za Wikipedia mu nnimi z'Afrika

Afrikaans · Akan · አማርኛ · Bamanankan · Chi-Chewa · chiShona · chiTumbuka · Ɛʋɛ · Fulfude · Gĩkũyũ · هَوُسَ · Ìgbo · isiXhosa · Kinyarwanda · Kirundi · Kiswahili · Kongo · Lingala · Xitsonga · Malagasy · Oromoo · Sängö · seSotho · sePedi · Setswana · SiSwati · Soomaaliga · ትግርኛ · Tshivenda · Twi · Wolof · Yorùbá · Zulu ·

(Okulaba pulojekiti za Wikipedia mu nnimi endala, koona ku nnimi eziragiddwa ku kkono)
Ekibanja kya Wikipedia kimu ku ebyo ebitwalibwa (Wikimedia Foundation), ekitongole eky'obwannakyewa ekitwala ne pulojekiti endala eziwerako: