Cabinet of Uganda
Mu kabineti ya Uganda (2021 okutuuka 2026) mulimu baminisita abajjuvu oba bayite kabineti minisita 30 ne baminisita ababeezi oba abamyuka 50 (bano baali 51 kyokka omuwendo gwakka oluvanyuma lwokufa kwa Sarah Mateke eyali minisita omubeezi ow'ebyokwerinda mu gw'omwenda 2024).[1][2] [3]
Ssemateeka wa Uganda eyakolebwa mu mwaka 1995 azze akolebwamu ennongosereza mu nnyingo aya 111 etondawo olukiiko lwa ba minisita. Enyingo eno egamba nti wajja kubaawo Kabineti(olukiiko lwa baminisita olufuzi) era nga eno etuulwamu Pulezidenti wa Uganda , omumyuka wa Pulezidenti, Ssabaminisita kwossa omuwendo gwa baminisita pulezidenti mu kusalawo kwe gwalaba nga gugwanidde okumusobozesa okutambuza gavumenti[4] Baminisita baalondebwa pulezidenti yadde nga palamenti esobola okubayisako ekiteeso ekibagoba mu ngeri eya kinnoomu[5]
Baminisita ba kabineti
[kyusa | edit source]Oluvannyuma lwokulonda kwa bonna okwaliwo mu mwaka 2021 Pulezidenti wa Uganda Yoweri Museveni yakozesa obuyinza obumuweebwa ssemateeka wa Uganda okulonda ba minisita abajjuvu n'abamyuka baabwe era nebasindikibwa eri Palamenti okubakakasa mu mwezi gwomukaaga 2021. [6][7]Olukalala luno pulezidenti yalukolamu ennongoosereza nga 21 Ogwomusanvu 2022 bweyalonda Nobert Mao nga Minisita w'ebyamateeka n'essiga eddamuzi.[8][9] Nga 21 Ogwokusatu 2024 Pulezidenti nate yakola enkyukakyuuka mu Kabineti ye mweyasuliira abamu ku baali ba minisita beyalonda mu 2021 naleeta abapya awamu n'okyuusa abamu okuva mu minisitule emu okudda mu ndala.[10][11] [12] Oluvannyuma lwenkyukakyuuka ezo luno lwelukalala lwa ba minisita mu Uganda
Baminisita ababeezi
[kyusa | edit source]Luno lwelukalala lwa ba minisita ababeezi oba abamyuuka ba ba minisita Uganda :
Laba ne
[kyusa | edit source]- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/state-minister-for-defence-sarah-mateke-dies-at-50-4752808
- ↑ https://www.parliament.go.ug/news/7390/parliament-prays-fallen-minister-sarah-mateke-nyirabashitsi
- ↑ https://www.monitor.co.ug/resource/blob/4564742/4260a9aa0f131d2bc15c4ceb6ad801ee/list-data.pdf
- ↑ https://web.archive.org/web/20181004112328/http://www.wipo.int/wipolex/en/text.jsp?file_id=170004
- ↑ http://www.cabinetgovernment.net/docs/addis-ababa/4b-uganda-the-cabinet-handbook.pdf
- ↑ https://mediacentre.go.ug/media/cabinet-list-2021
- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/full-cabinet-list-jessica-alupo-new-vice-president-3430616
- ↑ https://www.newvision.co.ug/category/news/parliament-vets-newly-appointed-justice-minis-139151
- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/museveni-appoints-mao-justice-minister-3887380
- ↑ https://www.parliament.go.ug/page/cabinet-members-and-ministers-state-27-march-2024
- ↑ https://www.newvision.co.ug/category/politics/cabinet-reshuffle-kitutu-ssempijja-dropped-as-NV_184091
- ↑ https://ubc.go.ug/2024/03/21/president-museveni-reshuffles-ministers/
- ↑ 13.0 13.1 https://www.monitor.co.ug/uganda/newhttps://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/museveni-appoints-mao-justice-minister-3887380s/national/museveni-appoints-mao-justice-minister-3887380